Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ebyentambula bisanyaladde mu Kibuga wakati ngenkumi nenkumi nabawagizi ba National Resistance Movement

May 12, 2026 · Radio Simba

🚨 Ebyentambula bisanyaladde mu Kibuga wakati ng’enkumi nenkumi n’abawagizi ba National Resistance Movement – NRM bayisa ebivvulu nga bajaganya olwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulayira okufuga ekisanja ekyo 7
Abavuzi ba piki piki bakoze effujjo ku luguudo lwa Jinja Road wakati mu luguudo nga bwebakuba engobe wabula ng’abasirikale ba UPDF ne Uganda Police Force babatunuulira butunuulirizi.
Abantu bekokodde effujjo eribakoleddwako nga nabamu babanyazeeko ebyabwe mu kavuyo akabaddewo.
Bya Kamali James

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug