Ebyabadde bisigaddeyo byabadde tebikyuusa bivudde mu kulonda – EC

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda kavuddeyo ku bibadde bitambuzibwa nti kagaanye okubala ebyavudde mu bifo ebirondebwamu 1223; “Eyesimbyeewo eyalangiriddwa ng’omuwanguzi yabadde amaze okufuna ebitundu 50 ku 100 kubululu obwakubiddwa nga butuufu. Akiiko k’ebyokulonda kasinzidde ku bululu eyakulembedde bweyafunye noyo eyamudiridde nga obululu obwavudde mu bifo ebirondebwamu 1223 nebwebubalibwa tebusobola kukyuusa byabadde birangiriddwa.”
Share.

Leave A Reply