BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Eby’Ababaka ba NUP bibi

Ababaka Allan Ssewanyana ne Muhammad Ssegirinya Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP olwaleero okutuula lwa Kkooti Ejulirwamu bakugoberedde kusinziira ki nkola ya Zoom.
Abalamuzi Cheborion Barishaki, Christopher Madrama ne Eva Luswata bebabadde mu lutuula lwa Kkooti luno.
Munnamateeka waabwe Erias Lukwago ategeezezza Abalamuzi nti abasibe basasula obukadde bwabwe 20 buli omu okweyimirirwa, wabula oluvannyuma lwa Kkooti okutwala ssente zaabwe ate nebabakwata.
Omulamuzi Lawrence Tweyanze yakyuusa ekiragiro ky’Omulamuzi Victoria Katumba eyali abayimbudde ku kakalu ka Kkooti.
Wabula omuwaabibwa Gavumenti Joseph Kyomuhendo bwabadde ayanukula ategeezezza nti bano okubeera mu Kkooti baliwo mu bumenyi bw’amateeka kuba baali balina okuddamu okusaba okweyimirirwa oba okusaba Kkooti okubajjako emisango. Ono agamba nti okujulira kwabwe tekulina tteeka kwekwesigamiziddwa nti nekyokubeera mu kkomera emyezi 9 sikikulu nnyo okulinnyirira ekitiibwa kya Kkooti.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply