Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,454 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ebya Ssebunya ne Rema bizeemu omukoosi

September 12, 2019 · Mubiru Ali

Sharif Ssentongo Nambaale avuddeyo nga ayita mu Bannamateeka be aba Nalukoola, Kakeeto Advocates and Solicitors n’asaba Registrar wa Allied Health Professional Council ekibiina ekitaba n’okukwasisa empisa mu basawo kiveeyo kinoonyereze ku neyisa ya Dr. Ssebunya Hamza gwagamba nti yakozesa omukisa ggwe ng’omusawo nayonoona obufumbo bwa Eddy Kenzo ne REMA Namakula nga kino kitegeeza nti yakozesa bubi offiisi ye era nava ku mpisa z’obusawo.
Sharif agamba nti Ssebunya bwekiba nga ddala musawo era nga yali musawo wa Rema, abeera yeyambisa omukisa ogwo okumusikiriza so nga amateeka g’obusawo gamukugira okuganza omulwadde we.