Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,618 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ebya S. 4 bijjiddwako akawuuwo, awamu bikeereye.

October 12, 2015 · Mubiru Ali

Ebigezo bya S. 4 enkya ya leero bijjiddwako akawuuwo wonna mu ggwanga.

Abayizi batandise na sayansi wa pulakitiko mu physics.

Wabula mu bitundu ebimu ebigezo bikeereye era Simba weetukiddeko awamu nga ku Bulenga Vocational nga ebigezo tebinnakubwako kya mulubaale.

Wabula bwetwogeddeko ne ayogerera ekitongole kya UNEB ku nsonga eno, Amisi Kaheru, agambye nti tulinde ku mwenda mu lukungaana lwa Bannamawulire.