Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 891 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Ebya Nabbanja tebirina makulu, sijja kubiwa budde – Bobi Wine

September 5, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nayanukula Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ku bigambo byeyavaayo nayongera nti abantu abamwaniriza mu bitundu gyagenda yabasomba kuva Kampala, nategeeza nti tamwewuunya era tasobola kumuwa budde bwe.
Kyagulanyi agamba abantu be tebalina kufa ku bigambo bya Nabbanja kubanga azinira ku ntoli za Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni era ebyo by’ebimu ku byamuweesa obukulu obwo.