ebya miss curvy nkyabyebuuzaako – museveni

Pulezidenti Kaguta Museveni agasse eddoboozi lye ku ga Bannayuganda abalala abaataasanyukidde nteekateeka ya mpaka za bakazi ab’obubina ezatongozeddwa Minisita w’ebyobulambuzi, Kiwanda Ssuubi.
Pulezidenti Museveni agamba nti wadde abavubuka ba ddembe okuyiiya emirimu egivaamu ensimbi naye eky’okukozesa abakazi ng’ekyobulambuzi ye takiwagira.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Ssaabapoliisi ayimirizza 3 ku bakulu mu Police