Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ebya Crypto Currency mu Uganda tebikirizibwa – Matia Kasaija

September 30, 2019 · Mubiru Ali
Minisitule y’ebyensimbi Matia Kasaija avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga Bank of Uganda ne Gavumenti bwebitawanga kkampuni yonna ya CryptoCurrency lukusa kukola. Kasaija agamba nti kkampuni okuli Bitcoin ne Ethereum tezirina lukusa kukola mulimu gwonna mu Yuganda.
Minisita Kasaija avuddeyo nategeeza nti abantu basanye bazewale kuba Gavumenti ya Yuganda tezimanyiiko wadde emirimu gyezikola mu Yuganda era nti Gavumenti ya Yuganda ‘Crypto Currencies’ tezitwala nga nsimbi (Legal Tender).