Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ebya bbanka enkulu biwuniikiriza
December 13, 2018 · Mubiru Ali
Ababaka ku kakiiko akavunaanyizibwa kukulondoola emirimu gy’ebitongole
bya Gavumenti aka COSASE bawuunikiridde bwebawulidde nti Bbank enkulu
yasaasaanya kumpi obuwumbi 478 mu kutunda Crane Bank eri Bbanka ya DFCU
kyokka so nga Crane Bank eyali etundibwa yali yetaaga obuwumbi 157 zokka
okudda engulu eweereze Bannayuganda.