Ebiyumba by’eggaali y’omukka ebipya bitandise okukola

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ebiyumba by’eggaali y’omukka ebiggya 4 ebyagulibwa Gavumenti ya Yuganda gyebuvuddeko ng’eyita mu Uganda Railways Corporation kyaddaaki bitandise okukola.
Okusinziira ku mubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’entambula Fred Byamukama agamba nti byagezeseddwa ku ngendo okuva e Jinja okudda e Kampala nebitikkibwa ebintu bya Roofings Steel Company.
Share.

Leave A Reply