Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 349 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ebivudde mu bigezo bya S. 4 bifulumiziddwa.

January 29, 2016 · Mubiru Ali

Ekitongole kyebigezo mu ggwanga wamu ne minisitule y’ebyenjigiriza bafulumizza ebyava mu bigezo by’ekibiina ekya S. 4 ebyakolebwa omwaka 2015.

Abayizi  abawera 306507 bebaatuula ebigezo mu mwezi gwe kkumi n’ogwekkumi n’ebiri nga omukolo gw’okufulumya ebigezo gubadde Lugogo.

Matthew Bukenya abadde Sssaabawandiisi wa UNEB agamba nti abaana basinze kugwa masomo ga sayansi.

Wabula ye Minisita w’ebyenjigiriza Jesca Arupo avumiridde ekibba bigezo.