Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 681 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

ebitongole ebirina okulwanyisa enguzi bijudde kawuukumi – President Museveni

December 10, 2018 · Mubiru Ali

President Museveni: Kyembadde nsuubira wano kwekulaba engeri gyeturinza okwekeneenya abakozi ba Gavumenti tuzuule abo abali b’enguzi tubagobe tufune abantu abalala. Tetusobola kukiriza kutuvumaganya nga ate tulina abantu abalala abasobola okukola bangi.
Ekirungi Bannayuganda bazadde abaana bangi ate nga babaweeredde, abo abakooye basobola okuva ku mirimu abalala bagifune. Ebitongole ebirina okulwanyisa enguzi byonna byajula dda kawuukumi.