Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,391 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Ebisumuluzo byolubiri lwOmukama lwe Karuziika byakwekeddwa – Omusuuga

September 15, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ebisumuluzo by’olubiri lw’Omukama lw’e Karuziika byakwekeddwa – Omusuuga
Omusuuga Charles Kamurasi avuddeyo olunaku olwaleero nayanjulira Orukurato, Omukama omuggya Edward Rukidi Nyabongo, nategeeza nti bakyalina okusoomozebwa nti byonna bijja kuggwa. Ono era abategeezezza nga ebisumuluzo by’Olubiri lw’e Karuziika awalina okutuula Omukama bwebitalabikako.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News