Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 137 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ebiriroliro nga Bannayuganda baaniriza 2016.

January 1, 2016 · Mubiru Ali

IMG_20507250976128

 

 

 

 

 

 

 

 

Gabadde masanyu nakucacankya wonna mu nsi nga tuyingira omwaka omuggya 2016 naye wano mu Yuganda kifumbye mutuku mu bifo by’amasinzizo nga byonna bibooze ate okwo nga kw’ogasse ebifo ebisanyukirwamu wonna naddala mu Kampala.

Bannayuganda batulisizza ebiriroliro nga akabonero akooleka essanyu nga baaniriza 2016 okusiibula 2015,ebifo nga Sheraton, Ambiance, Rock gardens, mu bisaawe nemubifo ebirala kutokose ssikisaanikire.