Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
News

Ebikwekweto byababangibwa ebipapula bitandika nkya

May 24, 2023 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Polly Namaye avuddeyo nategeeza nga okutandika olunaku olw’enkya nga 25-May-2023 abasirikale ba Poliisi y’ebidduka bwebagenda okutandika okukwata ebidduka byonna ne ba Ddereeva abatasasulanga bipapula byangasi ebyabaweebwa.

Ono ategeezezza nti era tabajja kulonzalonza kuwa bipapula byangasi eri ba Ddereeva bonna abatagondere mateeka gabidduka.