Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 304 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ebiku biremesezza olukiiko lwa Disitulikiti okutuula – Luweero

March 19, 2018 · Mubiru Ali

Olukiiko lwa Disitulikiti y'e Luweero lugudde butaka enkya ya leero oluvannyuma lw'ebiku okuggula olutalo ku ba Kkansala nebitandika okubaluma nga baakatuula bwebati okutandika olukiiko okukkakkana nga luyiise.

Ba kkansala bagamba nti bo tebasobola kubeera mu lukiiko nebabaako kyebateesa nga ebiku bibayonka.