Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 247 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Ebikangabwa ebituukuwa biva kukujeemera Katonda – Pulezidenti Museveni

June 7, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Okufa kw’abantu okuyongedde nga kuva kukumbulukuka kw’ettaka, amataba n’ebirala byonna biva kukujeemera Katonda, okujeemera ssaayansi n’okujeemera amagezi aga bulijjo
Katonda yagamba nti gano mazzi, luno lutobazi ate Bannayuganda nga bagamba nedda, eno nimiro. Eh!”
#SONAUG2023