Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 33 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ebigezo bya S. 6 bifulumye, abawala bakize abalenzi.

February 12, 2016 · Mubiru Ali

Ebiva mu bigezo by’ekibiina ekya S. 6 ebyakolebwa omwaka ogwaggwa 2015 bifulumiziddwa mu ttuntu lya leero wali ku UMA e Lugogo.

Awummula emirimu gy’obwa Sssaabawandiisi w’ebitongole kyebigezo mu ggwanga Mathew Bukenya agamba nti abayizi abawala bakize ku balenzi okutwalira awamu. Abaana abalenzi basinze kuyita masomo ga sayansi ate abawala ga Arts.

Bukenya agamba nti ebigezo bya baana 279 biboyeddwa. Ebikira ku bino bikyaggya.