Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 348 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

ebigenda mu maaso wakati wa Yuganda ne rwanda tubimanyi – Gen. moses ali

March 6, 2019 · Mubiru Ali

Palamenti ya Yuganda ewadde Gavumenti ennaku bbiri ennyonyole ekigenda mu maaso wakati wa Yuganda ne Rwanda ekyaviirako n’okuggala ensalo y’e Gatuna. Mu kiseera kino Bannansi b’ensi zombi tebamanyi ani ayogera mazima ku nsonga entuufu eyaggazza ensalo.

Amyuka Ssaabaminista wa Yuganda Gen. Moses Ali yategezezza Palamenti nga Gavumenti bwemanyi ekigenda mu maaso wakati wa waayo ne Rwanda wabula ngakati sikyekiseera okutegeeza Palamenti n’eggwanga.