Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 228 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ebigambo Ofwono Opondo byayogera sibwewuunya – Hon. Ssewungu

April 14, 2021 · Mubiru Ali
EBIGAMBO BYA OFWONO OPONDO SIBYEWUUNYA: https://youtu.be/6iXM0rZXHgA
Hon. Ssewungu Joseph Gonzanga; “Kyanaku nti omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo yagenda ku TV nagamba nti siri Mukatuliki, sigenda mu masinzizo naye nagenda e Lubaga okulambula. Kino kyannuma naye olwokuba manyi eneyisa n’ebikolwa by’omusajja ono ssewuunyizza.” https://youtu.be/6iXM0rZXHgA