ebifa ku batuuze mubiteeke ku computer – mmeeya

Abatuuze b’e Kasokoso mu Munisipaali y’e Kira bafunye akaseko ku matama oluvannyuma lwa Mmeeya Julius Mutebi okubayiwamu Computer zibayambeko mu kuddukanye emirimu gyabwe.
Computer eno ekwasiddwa William Kibira nga ye ssentebe w’e Kasokoso ssaako ne bakulembeze banne okusobola okuddukanya obulungi emirimu gy’ekintu
Kibira yali yatuukirira Mmeeya Mutebi n’amutegeeza nga bweyetaaga Computer okumuyambeko okuwandiika abatuuze mu kitundu kye kuba omuwendo gw’abatuuze abasukka mu 50,000 mu zooni 12 z’akulembera bweguli omunene ennyo nga tasobola kubajjuza mu bitabo ne bibakwatako bonna…

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
COURT SUMMONS BESIGYE & KAMPALA LORD MAYOR ELIAS LUKWAGO