Ebbago eriggya ku bitundu by’omubiri

Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero olunaku lw’eggulo yayanjulidde Palamenti ebbago ly’etteeka erimanyiddwa nga Uganda Human Organ Donation and Transplant Bill, 2021 okusomebwa omulundi ogusooka. Ebbago lino lyawerezeddwa mu Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu okusooka okulyekkaanya.
Etteeka lino ligendererwamu okuteekawo enkola eyamateeka enayitwamu okuluŋŋamya okugaba ebitundu byomubiri wamu nokubijja mu muntu omu okubiteeka mu mulala (organ, cell and tissue donation and transplantation) nekigendererwa ekyokukuuma ekitiibwa kyomuntu awatali kusosolebwa wamu n’eddembe lye eryobuntu.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa

🔥🔥🎤🎤Kunene 97.3 Live ku Simba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Kubanoonya #Abakazi oba Abasajja Abokuwasa Oba Okufumbirwa 😂
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w'omukulembeze w'Eggwanga era Omduumizi w'Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50.

Olwaleero mazaalibwa ga Mutabani w`omukulembeze w`Eggwanga era Omduumizi w`Eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba. Ono awezezza emyaka 50. ...

7 0 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w'ekyaasa akola Program Emboozi y'omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga mukozi munaffe Ssennono Denis aka Commander 1 MC Kalebule Omulebuzi atalebula nebalebula, Omulebuzi w`ekyaasa akola Program Emboozi y`omukafunda. Tukwagaliza olunaku olulungi. ...

1 0 instagram icon
Afande embeera emutabuseeko naalajana!

Afande embeera emutabuseeko naalajana! ...

23 1 instagram icon
Sureman Ssegawa yatabye dda ku Luboggola Simba mu Program Tokamalirawo.

Sureman Ssegawa yatabye dda ku Luboggola Simba mu Program Tokamalirawo. ...

7 0 instagram icon