Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
E namboole teri byabufuzi – Poliisi
November 15, 2018 · Mubiru Ali
Amyuka omuduumizi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano mubuvanjuba Bashir Sempala, avuddeyo nategeeza nti obubonero bwonna obwebyobufuzi buwereddwa e Namboole ku lwomukaaga luno Uganda Cranes bwenaaba ezannya ne Cape Verde 2019.
Agamba nti omupiira muzannyo ogutugatta ffenna awatali kwawulamu nabwekityo abo bokka abambadde emijoozi gya Cranes bebagenda okukirizibwa so ssi ezo ez’ebibiina