Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 251 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Drogba annyuse omupiira

November 22, 2018 · Mubiru Ali

Didier Yves Drogba Tébily, annyuse okuzannya omupiira oluvannyuma lw’emyaka 20. Ono yali ssita wa Chelsea era ttiimu ze yasinga okujojobya kwe kuli ne Arsenal gye yateebanga ggoolo kumpi ku buli mulundi gwe yagisisinkana. Agenze okunnyuka omupiira ng’azannye emipiira 382 n’omugatte gwa ggoolo 164 mu ttiimu 8 ez’enjawulo. Asembyeyo kuzannyira Phoenix Rising eya Amerika. Ono yazaalibwa nga 11 – March – 1978 mu Ivory Coast.