Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Dr. Stellah Nyanzi awangudde engule y’omulwanirizi w’eddembe

May 16, 2019 · Mubiru Ali

Dr. Stella Nnyanzi yawangudde engule y’omuntu eyasinga okulwanirira eddembe ly’obuntu mu 2018 newankubadde ng’ali mu kkomera. Muwala we Babaraka eyabaddewo ku lwa Maama we yagambye bwati nga akwasibwa engule eno; “Sisobola kugamba nti Maama tetumusubwa, naye tuli basanyufu nga famire nti Maama teyekyuusizza mu kulwanirira eddembe ekintu kyawa ennyo ekitiibwa. Tusuubira nti ajjakuvaayo mu kkomera tubeere ffenna.”