Dr. Stellah Nyanzi agudde naddusibwa mu ddwaliro lya Poliisi e Naguru

Dr. Stella Nnyanzi agudde ku Poliisi ya CPS naddusibwa mu ddwaliro lya Poliisi e Naguru nga biwala ttaka. kigambibwa nti abadde agenze ku Poliisi ya CPS mu Kampala okulambula ku basibe abakwatiddwa mukwekalakaasa okwaliwo ku lunaku lw’omukaaga okuli Obed Obedgiu, Kwokuboth Jalmeo ne Musiri David.

Omumyuka w’Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Patrick Onyango mukwogerako ne Radio Simba agambye nti kituufu Dr. Stellah Nnyanzi abaddeΒ  agenze ku CPS okulambula abasibe naye yandiba nga alina Sukaali oba Pressure wabula nga Poliisi emututte mu ddwaliro lyayo e Naguru.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Poliisi ekutte Beisgye ku Travellers Hotel abantu nebabagalira munda