Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Dr. Stellah Nyanzi agaanye bail ebadde emuweereddwa
November 9, 2018 · Mubiru Ali
Dr. Stella Nyanzi abadde aweereddwa bail omulamuzi olunaku olwaleero kyokka nagigaana nga agamba nti akyayagala okubeerako e Luzira asomese abasibe abalala enkozesa ya facebook nti era ayagala lwakomawo mu kkooti Pulezidenti Museveni ajje abeere omujjulizi asooka mu musango ogumuvunaanibwa ogw’okumuvvoola nga akozesa facebook.