Dr. Stella Nyanzi ne Bajjo bakwatiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Dr Stella nyanzi, omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa aka Bajjo Eventz Clear Process n’abalala bakwatiddwa mu Kampala enkya yaleero nga bekalakaasa olw’okulwawo kwokutuusa emmere ku bantu naddala abo abanyigiriziddwa mu ‘lockdown’ eno eyaleetebwa #COVID-19.
Bano bakwatiddwa ku Kkooti ya Buganda Road bwebabadde batambula okugenda ku offiisi ya Ssaabaminisita.

Share.

Leave A Reply