Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,003 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Dr. Stella Nyanzi akwatiddwa

September 20, 2020 · Mubiru Ali
Ayagala ekifo ky’Omubaka Omukyala owa Kampala Dr. Stella Nyanzi era Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC yakwatiddwa Uganda Police Force e Busia olunaku lw’eggulo.
Kigambibwa nti Nyanzi awamu ne banne babadde basaze ensalo nebayingira e Kenya ate nebakomawo.
Nyanzi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Facebook nategeeza nga bweyakwatiddwa abalowoozebwa okubeera abasirikale nga babadde mu ngoye ezabulijjo.
Ono bamukutte n’omuyambi we Rugumayo Ka Kusemererwa.