Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Dr. Stella Nyanzi akwatiddwa n’abayizi ba Makerere babiri
July 13, 2020 · Mubiru Ali
Abayizi ba Makerere University 2 wamu ne Dr Stella Nyanzi, bakwatiddwa Uganda Police Force enkya yaleero bwebabadde batambula okwolekera Palamenti nga balaga obutali bumativu bwabwe ku ngeri omusango gwokutta omuyizi Emmanuel Tegu gyegukwatiddwamu oluvannyuma lw’okukubibwa nga ali ku Ssetendekero ono.