Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
Dr. Musenero sooka odde ebbali onoonyerezebweko – Palamenti
May 18, 2022 · Mubiru Ali
Palamenti yalagidde Minisita avunaanyizibwa ku Ssaayansi ne Tekinologiya Dr. Monica Musenero okusooka addeko ebbali kisobozese abagenda okumunoonyerezaako ku bigambibwa nti yakozesa bubi ensimbi ezateekebwawo okunoonyereza ku ddagala erigema ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawugwe owa COVID-19 okukola omulimu gwabwe.