Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 501 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Dr. Muganga bakugaanye lwakuba na butuuze bwa Nsi 3 si kya kubeera Munyarwanda – Hon. Kabanda

June 3, 2026 · Radio Simba

🗳️ Dr. Muganga bakugaanye lwakuba na butuuze bwa Nsi 3 si kya kubeera Munyarwanda – Hon. Kabanda
Omubaka Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Daudi Kabanda avuddeyo ku bigambibwa nti Dr. Muganga yasuuliddwa akakiiko aka Palamenti; “Mw. Muganga Lawrence teyasuuliddwa Kakiiko olwokuba nti Munyarwanda, ekyo ekibooziboozi kyendaba abantu batambuza. Tulina Abakulembeze abalala nga Banyarwanda abayisiddwa nga negyebuvuddeko bayisibwa okuli: Hon . Aisha Ssekindi ne Dianah Mutasingwa bayisiddwa so nga Banyarwanda abatuuze ba Uganda.
Muganda teyayisiddwa kuba alina Ppaasipooti ya Rwanda era okusinziira ku kunoonyereza kwa Kakiiko yazuuliddwa nti alina Ppaasipooti 3 okuli eya: Uganda, Canada ne Rwanda. Lwaki akyegaana? Nabwekitye ebyo byagamba nti yagaaniddwa kuba Munyarwanda byabulimba, biwubisa era byabulabe.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News