Dr. Cyprian otusadde nnyo – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
DR. CYPRIAN TEKIKIRIZIKA NTI OFUDDE: https://youtu.be/o5Ortn6Eqbo
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Lunaku lwanzikiza eri Ekereziya Katolika mu Ggwanga. Kiseera kyanaku mu Yuganda.
Nkubidde enkyukwe bwenkitegeddeko nti His Grace Dr. Cyprian Kizito Lwanga, afudde! Ono tazikkawo era tukikirizika nti afudde.
Ajja kujjukirwa nnyo olwokwogera kaati ku kutulugunyizibwa. Olunaku lweggulo yegasse ku bakiriza okutambuza omusaalaba, naddamu nayogera ku kiwamba bantu era nakivumirira nnyo.
Mukama Katonda omwoyo gwe agulamuze kisa.” https://youtu.be/o5Ortn6Eqbo
Share.

Leave A Reply