Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 127 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Dr. Abeedi Bwanika ateekateeka kukuba Museveni mu mbuga za Mateeka.

August 19, 2015 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa people’s Development Party Dr. Abeedi Bwanika ateekateeka kukuba Pulezidenti Museveni ne Gavumenti ye mu mbuga za Mateeka mu kooti ya Ssemateeka lwa kutunda bintu bya Banna Uganda
Dr. Abeedi agamba nti Museveni yatunda ettaka ekitundu ekiri mu yiika 900 okuli Namulonge Agricultural Research Institute.
Nti yaliguza omusuubuzi Sudhir Ruperrelia ku bukadde 400.
Bwanika agamba nti agenda kukubaakukuba ku Banna Uganda bayimirire naye. Nti Museveni yaweebwa bwa Pulezidenti so si kutunda.