Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
DP ewadde Ssenkubuge kkaadi ku kifo kya Loodi Meeya
October 5, 2020 · Mubiru Ali
Munnakatemba Charles James Ssenkubuge avuddeyo nalangirira nga bwagenda okuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya wa Kampala ku tiketi ya Democratic Party Uganda.
Ono wakuwandiisibwa ku Kakiiko ka Electoral Commission Uganda ku ssaawa Munaana e Ntinda.