Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 432 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

dp 2019 emutandikidde mu ggiya nnene

January 16, 2019 · Mubiru Ali

Enteekateeka z’okuzza ekibiina kya Democratic Party Uganda obuggya ezizze zikolebwa kyaddaaki zivuddemu omwasi, abaali bammemba b’ekibiina kya DP nebakyabulira bwebakommyewo eka ngenjogera yennaku zino bweri basobole okukulaakulanya ekibiina kya DP ekisinga obukadde wano mu Uganda.
Abazze eka kuliko abadde Pulezidenti wa Social Democtric Party Mike Mabikke ne Pulezidenti wa Peoples Development Party (PDP) Dr. Abed Bwanika nga kati bano bayimba oluyimba lumu ‘egumire egumire DP