Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Doris Akol agobeddwa mu URA

March 29, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nga nkozesa obuyinza obumpeebwa ssemateeka nonze Mw. John Musinguzi Rujoki nga Commissioner General omuggya w’ekitongole ekisorooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) mbagirawo. Ono azze mu kifo kya Muky. Doris Akol. Rujoki abadde Senior Presidential Advisor – ICT and Investment Matters era nga Chairman Board of Directors National Information Technology Authority – Uganda (NITA).