Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 411 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

DJ asangiddwa mu bbaala e Mubende nga mufu

March 9, 2018 · Mubiru Ali

Omukubi w'ebidongo (DJ) amanyiddwa nga Lubwama Gonzaga myaka 29 asangiddwa mu bbaala mwakolera nga z'embuyaga ezikaza engoye.

Ekikangabwa  kino kigudde ku kyalo Kitaama ekisangibwa mu ggombolola y'e Myanzi mu Disitulikiti y'e Mubende era nga kikakasiddwa amwogezi wa Police mu bitundu bya Wamala, Norbert Ochomu era n'omulambo gomaze okuggyibwa mu bbaala mw'afiiridde.