Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 519 listening Simba FM Live

Disitulikiti ye mukono olwaleero eddizza obwakabaka ebizimbe bitaano okukakkalabizaamu emirimo by’Obwakabaka.

September 9, 2020 · Mubiru Ali
Disitulikiti ye mukono olwaleero eddizza obwakabaka ebizimbe bitaano okukakkalabizaamu emirimo by’Obwakabaka.
Ssentebe wa District ye Andrew Ssenyonga Luzindana yakwasizza Minista omubeezi owa Gavumenti ez’ebitundu mubwakabaka ebizimbe ebyo. Minista abadde ne Ssekiboobo n’omumyukawe asooka,Kaggo,Ssenkulu wa Namulondo investments ltd,abakiise n’olukiiko lwa Buganda okuva e Kyaggwe,ab’amagombolola okuva e Kyaggwe n’abaweereza ba Minisitule ya Gavumenti ez’ebitundu.
Ssentebe wa Mukono abadde n’omyukawe,ba memba ku Lukiiko lwa District ye mukono, Omukubiriza w’olukiiko lwa District ye Mukono ne ba kansala.