Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 236 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Disitulikiti y’e Buvuma ekuzizza olunaku lw’abakyala

April 29, 2022 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba leero yegasse ku Bababka abava e Buvuma okujaguza olunaku lw’ensi yonna olw’abakyala olwa Disitulikiti wamu n’okusonderako ensimbi z’okuzimba waadi y’Abakyala ey’eddwaliro lya Buvuma Health Centre IV, nga kuwomeddwamu ensimbi omubaka Suzan Mugabi Nakaziba. Hon. Mpuuga abawadde ssente enkalu obukadde 5 era natongoza n’emotoka Coaster eweereddwayo Omubaka Nakaziba eri abantu bakiikirira.