Disitulikiti wa Disitulikiti y’e Namisindwa avunaaniddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akola nga District Engineer wa Disitulikiti y’e Namisindwa Engineer Robert Mukekule Tulukha olunaku olwaleero aleeteddwa mu Kkooti evunaana abakenuzi nabali b’enguzi e Kololo mu Kampala okuvunaanibwa emisango egyamuggulwako nga kigambibwa nti yezibika ensimbi obukadde 10 ezaali ezokukola oluguudo lwe Nambewo mu Magale Town Council.
Ono yakwatiddwa ku biragiro by’Omubeezi wa Minisita ow’ebyenfuna avunaanyizibwa kukulondoola emirimu gya Gavumenti Peter Ogwanga.
Share.

Leave A Reply