DIGP ebyo tanabyogerako mulimba – Poliisi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
LWAKI MULIMBA ABANTU;
Uganda Police Force evuddeyo ku bibadde bitambuzibwa ku ‘social media’ nti byayogeddwa omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga DIGP Maj. Gen. Lokech. “Tubasaba muleme kugoberera byawandiikiddwa omukutu gwa ‘The Informer’ wansi w’omutwe ‘Mutegeke ebiraamo byammwe wamu ne ssanduuke nga temuneyiwa ku nguudo’.
Poliisi egamba nti DIGP tanayogera ku bigambo ebyo nti era kino si kyekifaananyi kya Poliisi ekituufu.
Poliisi egamba nti ekitongole kyayo ekya Cyber Crime Unit kyategezeddwa dda era kitandise okukola ogwakyo.
Share.

Leave A Reply