DIGP alambudde CID e Kibuli

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Amyuuka omuduumizi wa Uganda Police Force DIGP Maj. Gen. Geoffrey Tumusiime Katsigazi olunaku lw’eggulo yakyaddeko ku kitebe kye Kitongole kya Poliisi ekikola kukunoonyereza ku buzzi bwemisango ekya CID e Kibuli.
DIGP Tumusiime yayaniriziddwa Director, CID – AIGP Maj. Tom Magambo Rwabudongo n’abakulu abalala ku CID nebamulambuza ebitongole ebyenjawulo ebiri ku kitebe e Kibuli. Oluvannyuma DIGP ne Director, CID bevumbye akafubo akaabwe bokka nga temwakiriziddwamu muntu mulala.
Share.

Leave A Reply