Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 856 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Diamond wegendereze byoyogera’ – Zari

April 24, 2019 · Mubiru Ali

Zari the bosslady avuddeyo nayanukula omuyimbi Diamond Platnumz eyagenda ku Leediyo ye e Tanzania namulangira obwenzi nti yali ayagala P-Square- The Official Page. Zari agamba nti abo abayinza okuba nga bakikirizza bamusonyiwe naye basiru.
Agamba nti Diamond amwesonyiwe kuba yagaana okubawo obuyambi n’abaana, tamanyi nebwabali. Amwewuunya okumulangira nti mwenzi so nga ye yalina omukazi nga amuleeta ne munnyumba yaabwe. Yamusabye asirike kuba bwanatandika okwogera ebimukwatako ajja kwekweka.