Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 271 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

diamond platnumz yetonze

December 22, 2018 · Mubiru Ali

Abayimbi okuva mu kibiina kya Wasafi Music Records okuli Diamond Platnumz ne Rayvanny abawereddwa okuddamu okuyimba mu Tanzania oluvannyuma lw’okuzimuula ekiragiro ekyabaweebwa ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ennyimba mu Tanzania ekya Baraza La Sanaa La Taifa (BASATA) obutayimba luyimba lwabwe bombi olumanyiddwa nga ‘Mwanza’ bavuddeyo nebetonda.

“Eri abakwasisa amateeka, nsaba kunsonyiwa okuva eri BASATA, abawagizi bange n’abantu abalala bonna. Netonda olw’okuyimba oluyimba lwa Mwanza olwawerebwa ku kivvulu kya Wasafi Festival. Ffe nga abayimbi abagezaako okukola eky’enjawulo mu kuyimba ebiseera ebimu tuva ku mulamwa ate oluusi netukola ebituufu.”