Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 53 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

DDP agudde emisango 2 ku Minisita Kitutu

April 6, 2023 · Mubiru Ali
Director of Public Prosecutions (DPP) Jane Frances Abodo asazeewo okuggula emisango okuli; ogwokulya enguzi wamu nokwekobaana okuzza omusango ku Mubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Hon. Kitutu Mary Goretti Kimono olwokudda ku mubaati agaali aga Karamoja Community Empowerment Programme nagagemulira abanene mu Gavumenti nabenganda ze.
DPP alagidde Uganda Police Force okukwata Minisita Ono olunaku olwaleero emutwale mu Kkooti.