Ey2fhilwoaajg2s

Ddereeva wa RAV4 atomedde omusirikale nabulawo

Omwogezi wa Uganda Police Force mu Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo ku mukutu ogwa twitter; “Ddereeva w’emotoka nnamba UAS 597U Toyota RAV 4, watomedde omusirikale wa Traffic e Namanve ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja notayimirira olunaku lw’eggulo ku ssaawa emu n’edakiika abiri ez’ekiro. Osabibwa okugenda ku Poliisi yonna ekuli okumpi”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply