Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Ddereeva wa Judiciary eyavaayo nayogera ku musaala omutono aziddwayo ku alimanda

July 11, 2023 · Mubiru Ali
Ddereeva w’ekitongole ekiramuzi eyalabikira ku mutimbagano nga akolokota bakamabe olw’okumuwa omusaala omutono, Stanely Kisambira, omulamuzi wa Buganda Road alagidde azzibwe ku alimanda okutuuka nga 24/ 07/ 2023 kisobozese oludda oluwaabi okukung’aanya obujulizi.
Kinajjukirwa nti Kisambira ali ku gwakusiga bukyayi nga ayitira ku mutimbagano bweyemulugunya ku musaala gw’emitwalo 24 gwafuna.