Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 341 listening Simba FM Live

Ddereeva Munnakenya afiiridde ku luguudo e Busitema

June 14, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Ddereeva wa lukululana nnamba KAT 578T nga Munnansi wa Kenya afiiridde ku kubo wabadde apaakinze. Ono yasangiddwa olunaku lw’eggulo e Busitema okuliraana Customs Station ya Uganda Revenue Authority ku luguudo lwa Tororo – Iganga.
Abantu ababadde batambula bebatemezza ku b’ekitongole kya URA abayise abakungu okuva mu Tororo District Coronavirus Taskforce abasindise COVID-19 Response Team eyazze nejja ku mulambo sample n’oluvannyuma negugibwawo.