Ddereeva eyingiridde convoy ya CDF

Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Felix Kulayigye avuddeyo nategeeza nga abasirikale b’eggye lya UPDF abakuuma omuduumizi w’eggye (Chief of Defence Forces) Gen. Wilson Mbasu Mbadi bwebakubye amasasi loole eyayisizza emotoka ekulembera oluseregende ate netomera emotoka ye. Bino byabaddewo ssaawa ttaano n’ekitundu ezekiro olunaku lw’eggulo bweyabadde ava e Mbuya.
Okusinziira ku Kulayigye agamba nti bakubye emipiira gyayo negituula oluvannyuma neyimirira era ddereeva nebamukwasa Uganda Police Force, bwebamukebedde nebakizuula nti yabadde atamidde era yasangiddwa n’obitundu 89 ku 100 ebyomwenge. Ono wakutwalibwa mu Kkooti avunaanibwe.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Naye banange! Merry Heart Comedy simanyi oba omukulu mumuwulidde!? Sureman Ssegawa omusajja wamukozeeki?

Naye banange! Merry Heart Comedy simanyi oba omukulu mumuwulidde!? Sureman Ssegawa omusajja wamukozeeki? ...

21 0 instagram icon
Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mwali alamula Obuganda.

Yuuguuma Yuuguuma Omwana wa Muteesa.

Emyaka 69, Obuganda bwonna bukuyozaayoza okutuuka ku kkula lino.

Wangaala Ayi Maasomoogi.

#KabakaAt69 #kabakawange

Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mwali alamula Obuganda.

Yuuguuma Yuuguuma Omwana wa Muteesa.

Emyaka 69, Obuganda bwonna bukuyozaayoza okutuuka ku kkula lino.

Wangaala Ayi Maasomoogi.

#KabakaAt69 #kabakawange
...

5 0 instagram icon
Kano kababeeremu ku Weekend eno ngatujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
Cover ya Promise olwa Bobi Wine ya  Lanah Sophie

Kano kababeeremu ku Weekend eno ngatujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
Cover ya Promise olwa Bobi Wine ya Lanah Sophie
...

17 2 instagram icon
Robert Twinomujuni nannyini Akamwesi Apartments me Hostels asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira kubigambibwa nti yagingirira ebiwandiiko byettaka lya famire erisangibwa mu Disitulikiti y'e Ntungamo.

Robert Twinomujuni nannyini Akamwesi Apartments me Hostels asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira kubigambibwa nti yagingirira ebiwandiiko byettaka lya famire erisangibwa mu Disitulikiti y`e Ntungamo. ...

42 3 instagram icon
Omusuubuzi wo mu Kampala Matthew Kanyamumyu ayimbuddwa okuva mu Kkomera e Luzira gyabadde ku kibonerezo ekyamusalirwa olwokutta omulwanirizi w'eddembe ly'abaana Kenneth Akena mu 2016. 
Kanyamunyu yasalirwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 5 n'omwezi 1 wabula ayimbuddwa oluvannyuma lwokumala mu kkomera emyaka 3 n'emyezi 5 oluvannyuma lwekibonerezo kye okukendezebwa.

Omusuubuzi wo mu Kampala Matthew Kanyamumyu ayimbuddwa okuva mu Kkomera e Luzira gyabadde ku kibonerezo ekyamusalirwa olwokutta omulwanirizi w`eddembe ly`abaana Kenneth Akena mu 2016.
Kanyamunyu yasalirwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 5 n`omwezi 1 wabula ayimbuddwa oluvannyuma lwokumala mu kkomera emyaka 3 n`emyezi 5 oluvannyuma lwekibonerezo kye okukendezebwa.
...

6 0 instagram icon
#ThrowbackThursday🔥🔥🎤🎤 Enyimba #Enkadde  Zosaba Zenkuba Live Ku 97.3 #RadioSimba #mugiriko
#suremanssegawa
#RadioSimba973

#ThrowbackThursday🔥🔥🎤🎤 Enyimba #Enkadde Zosaba Zenkuba Live Ku 97.3 #RadioSimba #mugiriko
#suremanssegawa
#RadioSimba973
...

4 0 instagram icon